• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Ababaka ba NUP bagenda kusalibwako akakadde ku sente ze mmotoka okusobola okuzimba ekibiina

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
17 seconds ago
in Luganda, National, News, Politics
0 0
Abamu ku babaka ba NUP abagenda okusalibwako akakadde

Abamu ku babaka ba NUP abagenda okusalibwako akakadde

ShareTweetSendShare

ABABAKA ba Palimenti abali ku kaadi ye kibiina kya National Unity Platform NUP boolekedde okukeculwako akakadde 1 ku buli muntu ku nsimbi obukadde 200 ez’abawereddwa okugula emmotoka.

Kino abakulu mu kibiina baakisazeewo era ne bakitegeeza ababaka baabwe bonna, awatali kwesalamu ne bakikkiriza okusinziira ku Nampala w’oludda oluvuganya mu Palimenti Hon. John Baptist Nambeshe.

Nambeshe agamba nti bassizza kimu nga nkuyege n’ababaka era ne bakkiriza ensimbi zino zibasalweko basobole okuzimba ekibiina.

Agamba nti mu kiseera kino offiisi ze kibiina ziri mu bizimbe by’amuntu buntu ayabawa ku bwerere bakoleremu emirimu, kyagamba nti nga ekibiina balina okusala amagezi okulaba nga beeyimirizawo ku lwabwe.

To know more about how you can buy an affordable home from Kabaka’s Mirembe estate Sentema, check out here

“Ekyamazima Pulezidenti waffe Hon. Robert Kyagulanyi Sentamu atuyimirizzaawo nnyo kubanga nga ekibiina tetulina kye tumusasula nga tukozesa ekifo kye ne bizimbe bye awatali yadde okusasula okuva ekibiina lwe kyatandika.

Tulina okweyisa nga abantu abakulu mu birowoozo nga tusala amagezi gonna agatusobozesa okwegulira ekifo we tugenda okuteeka ekitebe kyaffe era okusonda ku lwe nsonga eno kwatandise dda” Nambeshe bwe yagambye.

Yanyonyodde nti baagala okugenda okuweza omwaka mu Palimenti nga balina kye balaga nga omu ku kawefube w’okulaga eky’okulabirako eri ebibiina ebilala.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

ShareTweetSendShare
Previous Post

Mao apologizes to Besigye for lying against him

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

  • Pregnant woman

    Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

    1590 shares
    Share 636 Tweet 398
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    1371 shares
    Share 548 Tweet 343
  • LIST: Here are the 9 men Zari has slept with

    1249 shares
    Share 500 Tweet 312
  • Ykee Benda’s ‘girl’ Martha Kay releases nudes

    855 shares
    Share 342 Tweet 214
  • Singer Ronald Mayinja in tears after being forced to sell his hotel to refund Museveni’s cash

    813 shares
    Share 325 Tweet 203

Like us on Facebook

Follow us on Twitter

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In