• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Kabinenti empya ewedde!!! Baabano abali ku lukalala olugenda okufulumizibwa essawa yonna

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
1 hour ago
in Luganda, National, News, Politics
38 1
Kabinenti empya ewedde!!! Baabano abali ku lukalala olugenda okufulumizibwa essawa yonna

okuva ku kkono John Patrick Amama Mbabazi, Milly Babirye Babalanda, Gen. Edward Katumba Wamala ne Rebecca Alitwala Kadaga

ShareTweetSendShare

OLUVANYUMA lwa Pulezidenti okulayizibwa saako n’omukubiriza w’olukiiko lwe Ggwanga olukulu okulondebwa era n’alayizibwa, BannaUganda kati balindirira lukalala lwa ba Minisita saako n’ababeezi baabwe olugenda  okulangirirwa omukulembeze we Ggwanga essawa yonna okuva kati.

Olukalala luno lwaggwa dda, era Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yekka yalindiriddwa okulufulumya mu butongole olwo akakiiko ka Palimenti akakola ku kwekeneenya abalondeddwa saako n’okubakakasa kakole ogwako, abanayitawo batandike okukola emirimu amangu ddala.

Ennaku zino Pulezidenti kati akola yekka emirimu kubanga gye buvuddeko olukiiko lwa ba Minisita lwonna lw’ayiibwa olw’ekisanja kyabwe okuba nti kyali kiweddeko.

Ensonda mu maka g’omukulembeze we Ggwanga zilaze nti mu bagenda obutabula mu lukalala luno kuliko, Abadde Sipiika w’olukiiko lwe ggwanga olukulu eyawanguddwa mu kulonda okwakaggwa, Rebecca Alitwala Kadaga kwali, Eyaliko SsabaMinisita we Ggwanga John Patrick Amama Mbabazi, Ssabawandiisi wa NRM Justin Kasule Lumumba, Minisita we nguudo ne ntambula Gen. Edward Katumba Wamala, Abadde omuwandiisi ow’ekyama mu offiisi  ya  Pulezident e Kyambogo Milly Babirye Babalanda, Eyaliko omuwandiisi wa Pulezidenti ow’ekyama Molly Kamukama nabalala.

Kigambibwa nti kuluno Museveni okulonda ba Minisita yasinzidde nnyo ku bukozi bwabwe saako n’engeri gye baakolamu mu kalulu akaggwa, abamu ku ba Minisita abatakola bulungi mu bitundu byabwe basuubirwa obutadda mu Kabinenti.

BannaUganda balindirira enkyukakyuka eno esuubirwa olw’aleero olw’eggulo oba enkya mu biseera by’okumakya.

 


For marriage, family, love, job/promotion. Goodluck in your business/lottery, court cases, diseases and other Spells kindly call Kiwanga Doctors on +254 769404965 or CLICK HERE

Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share8Tweet5SendShare
Previous Post

UPDF Zonal Pensions Officers urged to serve with pride, dignity

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

  • Uganda: Here are the 8 more people who have tested positive for coronavirus

    Sex scandals hit COVID-19 centres as quarantined people engage in sexual acts with strangers

    4871 shares
    Share 1948 Tweet 1218
  • Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

    1504 shares
    Share 602 Tweet 376
  • LIST: Here are the 9 men Zari has slept with

    1205 shares
    Share 482 Tweet 301
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    1145 shares
    Share 458 Tweet 286
  • Ykee Benda’s ‘girl’ Martha Kay releases nudes

    810 shares
    Share 324 Tweet 203
Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
You cannot copy content of this page