• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omusumba Bugingo; Twakasonda obuwumbi 3 mu obukadde 100 ez’ekizimbe galikwoleka Pentagon

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 hours ago
in Luganda, National, News, religion
7 0
Omusumba Bugingo; Twakasonda obuwumbi 3 mu obukadde 100 ez’ekizimbe galikwoleka Pentagon

Omusumba Bugingo nga atudde mu kiwebwayo gye buvuddeko

ShareTweetSendShare

OMUSUMBA we kkanisa ya House of Prayer Ministries International Aloysias Bugingo avuddeyo nakakasa abagoberezi be nti basobodde okukungaanya ensimbi obuwumbi 3 mu obukadde 100 wakati mu kawefube gwe baatandika nga agendereddwamu okuzimba ekizimbe galikwoleka ekimanyiddwanga Pentagon House.

Ekizimbe kino kigenda kuzimbibwa ku ttaka elimanyiddwa nga Canan Land elisangibwa e Makerere Kikoni, era kyakuwementa obuwumbi bwe nsimbi za Uganda ezisoba mu 20.

Bwe yabadde abuulira mu kusaba kwa Sande ku kkanisa ye,  Omusumba Bugingo yagambye nti abantu bamwewunyisizza nnyo okuba nti bawaayo kyeyagalire okusinziira ku nfuna yabwe, nagamba nti ensimbi ezakawebweyo eziyita ku zi akawunti ezateekebwawo mu ma banka ag’enjawulo nga kwotadde ne ndala eziyita ku massimu ge.

“Banange mwebale nnyo naddala abateeka ensimbi zamwe ku massimu gange kubanga eya Airtel mu wiiki emu kwagenzeeko obukadde 7 be ddu, ate ku MTN ne kugendako 10 n’okusoba kale tubebaza era natekawo ttiimu ekola ku nsonga ze sente ne bwe ziba ziri ku yange sizikwatako, wabula be kikwatako be nziwa ne bazitwala mu banka” Bugingo bwe yagambye.

Yanyonyodde nti ssi buli lunaku lwa kusaba nti wajjanga kubeerawo okusonda ensimbi za Pentagon, nagamba nti abantu bakoowa obubbo obwabuli kadde nga ensimbi ze kizimbe kino zigendanga kusondebwanga lwa Sande lwokka mu kusaba nga ennaku ezisigaddeyo z’akiwebwayo kyokka.

Yayongeddeko nti wakwanjulanga ensimbi ezisondedwa buli nkomerero ya wiiki okusobola okuteekawo obwerufu mu nsonga eno.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

For marriage, family, love, job/promotion. Goodluck in your business/lottery, court cases, diseases and other Spells kindly call Kiwanga Doctors on +254 769404965 or CLICK HERE

Share2Tweet1SendShare
Previous Post

FUFA sacks Uganda Cranes Coach Johnathan McKinstry

Next Post

They deserve it! Bobi Wine speaks out on US visa restrictions on Ugandan officials

Next Post
Here is Bobi Wine’s next shocking plan after withdrawing his presidential petition from Owiny-Dollo led Supreme Court

They deserve it! Bobi Wine speaks out on US visa restrictions on Ugandan officials

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In