• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omulaaro e Sembabule afudde n’aziikibwa mu ngeri etategerekeka, Ab’engandaze bakukkulumidde Poliisi

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
15 hours ago
in Luganda, National, News
4 1
Omulaaro e Sembabule afudde n’aziikibwa mu ngeri etategerekeka, Ab’engandaze bakukkulumidde Poliisi

Abatuuze nga baziikula omulambo gwa Sezibwa

Share on FacebookShare on Twitter

ABATUUZE ku kyalo Yibaale mu Gombolola ye Bulongo e Sembabule bagudemu entiisa oluvanyuma lwa mutuuze munaabwe ofa mu ngeri atategerekeka kyokka n’aziikibwa ku saawa ttaano ez’ekiro.

Eyafudde yategerekese nga ye  Sezibwa Umaru Robert  45 nga yali mulaaro mumaka ga Mulunda William era nga ku kitundu ekyo abadde amazeeko emyaka egisoba  mu 3 nga yali yava mu Disitulikiti ye Ntungamo mu kitundu kye bayita  Lubaale.

Akankwasa abudul Akim mutabani w’omugenzi agamba nti okuva okulonda lwe kwaggwa ab’omukyalo  bamutegeeza nga bwe babadde bamaze ebbanga nga tebawuliza muntu waabwe nti kyokka baafunye essimu okuva omugenzi gy’abadde abeera nga babategeeza nga bwe yattibwa era ab’amutta ne bamuziika saawa taano(5) ez’ekiro.

Hill Water

Yagambye nti bano baasitukiddemu okujja ku kyalo gyabadde akolera kyokka ne basanga baamala dda okumuziika.

Bano baalumirizza Poliisi okw’ekobaana n’abagambibwa okutta omuntu waabwe, nti kubanga yafa ne babalagira okumuziika kyokka nga tebalanze yadde nga kino bagamba nti kyakolebwa mu nkukutu.

Bayongeddeko nti omuntu waabwe yandiba nga yattibwa buttibwa okusinziira ku mbale ezamubaddeko ku mutwe ne mu bulago era nti ekilala ekyasinze okubewunyisa kwe kuba nti bwe yafa teyatwalibwa mu ggwanika  wabula basalawo kumuzinga mu biveera olwo ne baziika.

Kizza Alex Kwosa ne Mpangana Deus nga nabo baluganda lwa Sezibwa bagambye nti omugenzi abadde yabategezaako nga bwabanja mukamaawe  ensimbi  akakade kamu n’emitwalo nsavu(1,700000) era nti mu nju ye mwabadde abeera basanzeemu endagaano ezibanja sente ezo.

Ye Mulunda William abadde mukama wa Sezibwa yanyonyodde nti omugenzi alabika abadde n’obulwadde bw’omutwe ate ye kyabade tamanyi, nagamba  nti yasooka kubabulako wabula mukumunoonya basanga yagude muluzi era nti yakwatagana ne Sentebe w’ekyalo ne bagenda ku poliisi y’omuNtuusi nejja ne babalagira okuziika  nti kyokka bananyini mufu bwe balabise ate poliisi ne yegaana eky’obalagira okuziika.

Agamba nti yasoose kugaana kuziika muntu ono nti kuba yabade tanafuna bantube wabula poliisi ne mugamba agende maaso nokuziika wabula nti yabade yakamala okuziika ate ne balabika.

Omwogezi wa Poliis mu ttundu ttundu lye Masaka Muhammad Nsubuga yagambye nti aba Famire baamaze ne bakkaanya nti omuntu teyattibwa buttibwa okusinziira ku ku alipoota za basawo ab’ekebezze omugenzi, era baamuwadde abantu be bagende bamuziike

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share1Tweet1Send
Previous Post

Bobi Wine’s brother Nyanzi survives kidnap by armed men, adopted son taken

Next Post

I’m ready to serve! Ronald Mayinja wants Museveni to make him minister in next cabinet

Next Post
Ronald Mayinja: How this regime forced me to join dirty, nasty politics

I'm ready to serve! Ronald Mayinja wants Museveni to make him minister in next cabinet

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In