• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Ziizino ensonga eziviiriddeko Kyagulanyi okuggyayo omusango mu kkooti, Mbadde silina kilungi kye nsuubira mu balamuzi

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
1 hour ago
in Luganda, National, News, Politics
5 1
Ziizino ensonga eziviiriddeko Kyagulanyi okuggyayo omusango mu kkooti, Mbadde silina kilungi kye nsuubira mu balamuzi

Omukulembeze wa NUP Robert Kyagulanyi Sentamu asazeewo okuggyayo omusango

Share on FacebookShare on Twitter

Owiny DOMUKULEMBEZE we kibiina kya National Unity platform NUP, era nga yavuganyako ne ku kifo ky’obukulembeze  bwe Ggwanga Hon. Robert Kyagulanyi Sentamu mu ngeri eyewunyisa asazeewo aggye enta mu musango ye kenyini gwe yawaaba nga awakanya ebyali ne byava mu kulonda okwaliwo nga 14 January Omwaka guno.]

Ono nga wakayita ennaku 10 zokka nga okulonda kuwedde wamu ne bannamateeka be yatwala omusango mu kkooti oluvanyuma lwa kakiiko ke by’okulonda okulangirira Yoweri Kaguta Museveni nga omuwanguzi.

Mu mpaaba ye Kyagulanyi yalaga nti mu kulonda kuno mwetabikamu ebikolwa ebityoboola eddembe ly’obuntu biyitirivu saako n’akalulu ke okuba nti kaakwatibwamu.

Hill Water

Ono era mu wiiki ewedde yalaga obutali bumativu eri ekitongole ekilamuzi naddala kkooti ensukkulumu, gye yayogerako okulabika nga eyinza obutakwata nsonga ze mu bwenkanya nga akissa ku Balamuzi 3 abali mu mitambo gy’omusango okuli Ssabalamuzi yenyini Alphonse Owiny-Dollo, Omulamuzi Mike Chibita ne Ezekiel Muhanguzi okuba ne kyekubiira.

Wabula bino byonna olwaggwa mu matu ga Ssabalamuzi Dollo nayambalira Kyagulanyi okuba nti teri yamutuma kuleeta musango gwe mu kkooti, era namutegeeza nti alabika amalira kkooti biseera, ekilabika nti nayo nsonga nkulu eyamalamu Kyagulanyi amaanyi okugenda mu maaso n’omusango mu kkooti ensukkulumu.

Kyagulanyi era yalaga obutali bumativu olwa Kkooti okugaana okuleeta obujulizi obulala obulumiriza munne bwe baavuganya Yoweri Kaguta Museveni saako n’akakiiko ke by’okulonda nga bavuluga okulonda kwonna saako n’okunyaga obululu bwe misana gwaka.

“Twagenda mu kkooti eno si kuba nti twasuubirayo obwenkanya, wabula twayagala tulage bannaUganda nti ekitongole kino tekyetengeredde nga kikola emirimu gyakyo” Kyagulanyi bwe yagambye.

Mu kusooka bannamateeka be kibiina kya NRM nga bakulemberwa Oscar Kihika baalabudde Kyagulanyi ku by’okuggyayo omusango mu kkooti era ne bamulabula ku biyinza okuddirira omuli n’okumusasuza omusimbi omungi olw’okubononera obudde.

 

 

 

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share1Tweet1Send
Previous Post

Huawei Uganda announces new free virtual Artificial Intelligence study to accelerate training and Upskilling of ICT professionals

Next Post

KIU students who had gone to bewitch boyfriend raped by witchdoctors 

Next Post
KIU students who had gone to bewitch boyfriend raped by witchdoctors 

KIU students who had gone to bewitch boyfriend raped by witchdoctors 

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In