• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Mwetegereze nnyo abasilikale be musindika okukwata Kyagulanyi bandiba nga abamu balina ebigendererwa ebyabwe, Gen Tumukunde

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
1 hour ago
in Luganda, National, News, Politics
13 1
Mwetegereze nnyo abasilikale be musindika okukwata Kyagulanyi bandiba nga abamu balina ebigendererwa ebyabwe, Gen Tumukunde

Gen. Henry Tumukunde nga ali mu bitundu bye Lango

Share on FacebookShare on Twitter

Gen. Henry Tumukunde omu ku bavuganya ku ntebe y’obukulembeze bwe Ggwanga  y’enyamidde elw’ebikolwa eby’efujjo ebigenda byeyongera buli lukya naddala ebyo ebigenda bikolebwa ku akulira ekibiina kya national unity platform Robert Kyagulanyi Sentamu ne banabyabufuzi abalala abali ku ludda oluvuganya.

Tumukunde ayagala abakulira ebitongole ebikuuma ddembe omuli poliisi n’amagye bekkaanye nyo abantu bebakozesa mubitongole bino kubanga mwandiba nga mulimu abantu abakyamu ababyerimbiseemu n’ekigendererwa eky’okutabula e Ggwanga nga beefula abakwasisa amateeka .

Ono alabude nti singa tewabaawo kikolebwa kulondoola bigendererwa bya baserikale abajja bakola ebikolwa bino e Ggwanga lwaliggwa mukatyabaga akayinza okuviirako abantu okuttingana.

Hill Water

Ono aganze mumaaso nanenya akakiiko keby’okulonda ne Gavumenti okutwaliza awamu olw’obutawuliriza kuwabulwa kwabantu sekinoomu , banabyabufuzi, ekibiina ekitaba enzikiriza ekya inter religious council of Uganda kwossa ebibiina by’obwanakyewa eby’alabula nti okulonda kwali kulina okwongezebwayo elw’embeera yekirwadde kya Covid-19 kyokka nga kati bazinze mikono.

Tumukunde aweze okufafagana n’abantu abazze banyaga ettaka ly’abantu mubitundu by’omumambuka ne Ggwanga lyonna okutwaliza awamu senga anaba alondeddwa okukulembera eggwanga lino mukalulu akabindabinda.

Tumukunde agamba nti waliwo banakiggwanyizi abagufudde omugano okugenda nga banyakula ettaka ly’abantu mubitundu by’eGgwanga eby’enjawulo nga beyambiisa wofiisi zabwe sako obunafu mubitongole by’amateeka kyagamba nti ye siwakukigumikiriza bwanaba atute obukulembeze bw’eggwanga.

Tumukunde olunaku lwa leero lw’atandiise okuwenja akalulu mu Lango sub region oluvanyuma lw’okumaliriza okukasagula mubitundu bya Acholi sub region.



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share3Tweet2Send
Previous Post

PSFU promises to continue promoting private sector interests as body celebrates 25 years of excellence

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter
Watchdog Uganda

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al.

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In