• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Poliisi evuddeyo ku bigambibwa nti RDC we Mukono Fred Bamwine yeenanise engoye zaabwe okugumbulula abawagizi ba Kyagulanyi

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 hours ago
in Luganda, National, News, Politics
6 1
Poliisi evuddeyo ku bigambibwa nti RDC we Mukono Fred Bamwine yeenanise engoye zaabwe okugumbulula abawagizi ba Kyagulanyi

ASP Asiimwe akulira poliisi ye Mbalala e Mukono ku kkono ne Fred Bamwine omubaka wa Gavumenti E Mukono

Share on FacebookShare on Twitter

Ekitongole kya Poliisi kivuddeyo ne kitangaaza ku kifananyi ekyafulumidde ku mikutu gya mawulire olunaku lwa mande nga kiraga nti Omubaka wa Gavumenti e Mukono Fred Bamwine yabadde yeenanise engoye za Poliisi okusobola okuddumira ab’ebyokwerinda okugumbulula abawagizi ba Kyagulanyi.

Olunaku lwe ggulo waliwo ekifananyi ekyetakuzza abantu emitwe nga kilaga omuselikale wa Poliisi eyabadde alambiddwako ku ngoye ze elinnya Asiimwe, nga kino kyetololedde mu mikutu emigatta bantu nga abasinga bagamba nti kyandiba nga RDC Fred Bamwine yeyefudde nayambala engoye za Poliisi.

Wabula mu lukungaana lwa bannamawulire enkya ya leero omwogezi wa Poliisi mu Kampala ne miriraano Patrick Onyango atangaazizza nti ono yabadde musilikale waabwe akulira Poliisi ye Mbalala mu Mukono amanyiddwanga  ASP Asiimwe, abantu gwe balowozezza nti ye Mubaka wa Gavumenti.

Hill Water

“Ekifananyi kino tekyabadde kya RDC Fred Bamwine nkiddamu era twagala okuteeka kino mu lwatu nti mu bikwekweto ebyakoleddwa olunaku lwe ggulo tewali muntu yenna yafudde nga kivudde ku kukubwa masasi, omuntu eyafudde Jonathan Ssempala yafudde kabenje ka mmotoka ku kyalo mayangayanga ku ludda e Nagojje” Onyango bwategezezza bannamawulire ku lw’okubiri.

“Abalala 4 abaafunye akabenje baabadde m mmotoka eyabadde edduka emisinde emingi eyefudde ne balumya era ne baddusibwa mu ddwaliro e Mulago, okujjako Vicent sempijja yakyali mu ddwaliro e Kawolo, abali e Mulago kuliko Moses Sentongo, Steven Sebuliba, Robert Kigozi ne Medi Sebaddeki nga bonna batuuze be Nakifuma mu Mukono” Onyango bwayongeddeko.

 

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share1Tweet1Send
Previous Post

Bobi Wine’s head of police security detail, producer Dan Magic severely injured in Kayunga, rushed to hospital

Next Post

Kabalagala Police Family protection Unit boss found dead at her home, leaves behind 6 months old baby

Next Post
Kabalagala Police Family protection Unit boss found dead at her home, leaves behind 6 months old baby

Kabalagala Police Family protection Unit boss found dead at her home, leaves behind 6 months old baby

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter
Watchdog Uganda

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al.

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In